lirikku.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #
.

Lirik Lagu Ntaate - Awo


By: Admin | Artist: N ntaate | Published: 2024-02-07T11:39:02:00+07:00
Lirik Lagu Ntaate - AwoLirikku.ID - Lirik Lagu Ntaate - Awo: Halo Lirikku.ID, Dalam konten ini, kami menyediakan chord gitar untuk lagu "Lirik Lagu Ntaate - Awo" yang dinyanyikan oleh Toton N ntaate. Dengan chord yang disajikan, pemula atau penggemar musik dapat dengan mudah memainkan lagu ini dengan gitar mereka sendiri. Kami menyajikan chord dengan akurasi tinggi sehingga pemain dapat mengikuti alunan musiknya dengan baik. Juga, kami akan memberikan informasi tambahan mengenai lirik lagu dan mungkin beberapa tips untuk menyempurnakan permainan gitar. Konten ini cocok untuk penggemar musik yang ingin belajar lagu baru atau bagi mereka yang ingin menikmati kesenangan bermain musik dengan gitar. Silahkan disimak Lirik Lagu Ntaate - Awo Berikut Dibawah ini untuk Selanjutnya.

we naswalira
we nanyoomebwa
we nabuuzibwa nti aliva wa?
alinzigya mw’eno enfuufu
awo ooh we yamteera omukisa

bwe lwakeera aah
nga lw~nge era
mukama teyateeka mukisa eri
yaguteeka awo we baanvumira
mazima olwakeera, n’alulagira
nti lw~nge era

ebintu byakyuuka
emimwa gy’abangi yagisirisa
ng’anviiriddeyo katonda bwe bambuuza
n’olwaleero njagala ndabe alina ky’agamba

awo ooh we yanteera omukisa
wakati w’ennyanja awo
masekkati g’embuyaga
ooh yee weewo
we yanteera omukisa
wakati w’abangi be neenyinyaza
masekkati g’ebigambo
ooh yee weewo
we yanteera omukisa
kati njagala olabe leero
nti omukisa guva gyali
teri muntu alina kigambo
kisobola k~menya mukisa guli
bwe lukeera n’asiima

nti lulwo era
ebintu bikyuuka
ekintu kituuka ah
ng’ayingiddewo katonda omutegeera ah
ensi n’ensi zikyuusa emitwe ku lulwo omu

awo ooh we yanteera omukisa
wakati w’ennyanja awo (awo)
masekkati g’embuyaga
ooh yee weewo (weewo)
we yanteera omukisa
wakati w’abangi be neenyinyaza
nti nze we ninnya weesittaza
ooh yee weewo
we yanteera omukisa

ng’anviiriddeyo katonda we bambuuza
we naswalira awo
n’olwaleero njagala ndabe alina ky’agamba aah
awo ooh we yanteera omukisa
wakati w’ennyanja awo (awo)
masekkati g’embuyaga
ooh yee weewo (weewo)
we yanteera omukisa
wakati w’abangi be neenyinyaza
nti nze we ninnya weesittaza
ooh yee weewo (awo)
we yanteera omukisa

oooh awo
we banjoogera
awo, awo oh
we yanteera omukisa
awo, awo, awo
ntante


Saksikan Video Lirik Lagu Ntaate - Awo Berikut ini..


Lirik lagu lainnya: