lirikku.id
a b c d e f g h i j k l m n o p q r s t u v w x y z 0 1 2 3 4 5 6 7 8 9 #
.

Nkuze - Maureen Nantume Lyrics


By: Admin | Artist: M maureen nantume | Published: 2024-21-09T15:48:06:00+07:00
Nkuze - Maureen Nantume LyricsLirikku.ID - Nkuze - Maureen Nantume Lyrics: Halo Lirikku.ID, Dalam konten ini, kami menyediakan chord gitar untuk lagu "Nkuze - Maureen Nantume Lyrics" yang dinyanyikan oleh Toton M maureen nantume. Dengan chord yang disajikan, pemula atau penggemar musik dapat dengan mudah memainkan lagu ini dengan gitar mereka sendiri. Kami menyajikan chord dengan akurasi tinggi sehingga pemain dapat mengikuti alunan musiknya dengan baik. Juga, kami akan memberikan informasi tambahan mengenai lirik lagu dan mungkin beberapa tips untuk menyempurnakan permainan gitar. Konten ini cocok untuk penggemar musik yang ingin belajar lagu baru atau bagi mereka yang ingin menikmati kesenangan bermain musik dengan gitar. Silahkan disimak Nkuze - Maureen Nantume Lyrics Berikut Dibawah ini untuk Selanjutnya.

ab’emikwano mulaba mutya,
anti omwana takuzibwa omu bambi
ffe batulawana nga bamuliirwana

bwo lwawo okuyiisa be bamuwa ku kyayi
enjala eruma omutto, ekulogyesa emitanaju olabe kuki bungu
anti na m-ssanyu ga maama
buli azaala omwana bwaseeka, offuna ku ka mwenyu
kati okwewala enjala mummy bwaba tanajiisa olya ku mapeera
mwe mutulaba kutiiba ebituyambaako okukula bambi by’ebingi
kati nange njagala okusiima enyo
abanyambaako okukula bambi

eh kubanga nkuze(kubanga nkuze)
era awo kale(era awo kala)
abanyambaako mwebale
anti omwana takuzibwa omu
nange nkuze.
era awo kale(era awo kala)
kati labayo nange nkuze
bambi abayambaako maama w-nge
ne m-ffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza
era awo kale(era awo kala)
kati labayo nange nkuze
bambi abanyambaako mwebale
anti omwana takuzibwa omu
nange nkuze.

bibeera bingi bingi ko maama ebimuyambaako okukuza omwana
nga wadde okuzala kutuyana naye
ate okuza okubeera kusiitana nyo
nange kati mu kasera kano nffunye
omukisa kansiime abanjola
gomesi ya maama eya jimbiika nga buli kiiro nyge bbaza
ente yawaka ku mmaata n’omuzigo teyanjuza nga, ke kanyiriiro
embwa ye waka yaliwo bambi ku kya “security” okugoba aba nimissa
nzijukira aka kokko akalimu obuyenje
nga na maggi ka bbiika ganjuba bbiiri,
nga buli lwe n’elwaaza maama na nsikira n’edya bambi (ob-tto nga bunyuma)
taata w-nge ate yye
taata w-nge ate yye
yali kanyama w-nge nyo nga buli anyiiza n’emulopera nga gamba njak-mukuba
kati ate twalina omukadde wo ku kyalo,
ng’alina olugambo olutagambiika
oyo wabula yandoopa yanyabaako
onkukuza empiisa yebale
nga alopera taata nti lwaki muwala wo mumakubo tabuuza bantu
oyo wabula nyamba (yebale)
nga wadde yali yankeeta(yankuza)
era gano amavivi mukuf-kamira galinayo ekiffo wabula mmwantendeeka

era awo kale(era awo kala)
kati labayo nange nkuze
bambi abayambaako maama w-nge
ne m-ffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza
era awo kale(era awo kala)
kati labayo nange nkuze
bambi abanyambaako mwebale
anti omwana takuzibwa omu
nange nkuze.

nzijukira akayembe ke twanoga nga
nga tuva ku ssomero olwe gulo gulo
tamu ku tamu nga tekatutenguwa
kkussa n’emikwano gyange
ntumira ne maama wa maama w-nge
nze oyo mweyitira lya jjajja w-nge
mikiisa ye yalunga nti mu kyogero sanaba ku buza
yanoga lweeza lyoka kwosa n’enamirembe nze emirimu jimpodeere
ate ssenga gwe singa wali musajja singa nsitaana
“uncle” w-nge omuzze gwo kufuuka kubuliri gwe yegwe wa gungaana
“cl-ssmates” w-nge jukiramu sweet, namungodi gwe wansunira ngnga

era awo kale(era awo kala)
kati labayo nange nkuze
bambi abayambaako maama w-nge
ne m-ffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza
era awo kale(era awo kala)
kati labayo nange nkuze
bambi abanyambaako mwebale
anti omwana takuzibwa omu
nange nkuze.

era awo kale(era awo kala)
kati labayo nange nkuze
bambi abayambaako maama w-nge
ne m-ffuba onkukuza mwebale mwena mbeebaza
era awo kale(era awo kala)
kati labayo nange nkuze
bambi abanyambaako mwebale
anti omwana takuzibwa omu
nange nkuze.


Saksikan Video Nkuze - Maureen Nantume Lyrics Berikut ini..


Random Song Lyrics :

LIRIK YANG LAGI HITS MINGGU INI

Loading...

LIRIK YANG LAGI HITS BULAN INI

Loading...